Soya Okumusiga mubungi
Uploaded 1 year ago | Loading
10:49
Okusobola okutuuka ku bungi bw’ekimera kya soya mu nnimiro yaffe, tulina okwegendereza ebintu bina: 1. Kozesa ensigo ezikula obulungi; 2. Funza ebbanga ekiri wakati w’ennyiriri z’ensukusa ne wakati w’ebinnya; 3. Tolinnya ku binnya mwomaze okusimba mu nnimiro;
4. Fufuggaza ebiwuka ebirya ensigo n’ensukusa oluvannyuma lw’okusiga.
Current language
Luganda
Produced by
DEDRAS